News

Poliisi e Bugweri eri mu kuyigga ddereeva wa ttakisi agambibwa okutomera omwana ow'emyaka 13 n'emulumya. Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti ...
Mu ngeri y'emu era e Namutumba Magada, abantu abawerako ababadde bakung’aanye, basimattuse okufiira mu kabenje ddereeva wa FUSO nnamba UAU 233 A ebadde yeetisse ssukaali , Iddi Kayondo 47 ...
Abakyala bannayinsuwa abeegattira mu kibiina kya Women In Insurance (WIN) basse omukago n’abeddwaliro ly’eKawempe okutaasa abawala abafuna embuto nga tebanneetuuka wamu n’abazifuna mu butanwa.
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
Abatambulira ku pikipiki, abasaabaze n'abeebigere, be basinze okufiira mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde. Obubenje buno, bwasinze kuleetebwa ndiima, n'okuyisiza mu bifo ebikyamu. Akamu ku bubenje ...
Nalubowa yategeezezza nti kye kiseera okulaba ng’ ayongera okusitula eddoboozi ly’ekibuga Masaka ng’akola emirimu egyo omubaka wa palamenti gy’asaanidde okukola okuli okubaga amateeka, okulondoola ...
<p>Abakkiriza&nbsp; mu nzikiriza y'Obumu ey'omukama Ruhanga Ow'obusobozi Bisaka beeraze amaanyi nga basiima Owobusobozi Bisaka olw'okubawonya kwossa n'okubawa emikisa egibafudde abagagga.&nbsp;</p> ...
Omukolo gw’okuziika gwetabiddwaako baminisita, bassentebe ba LC5, ababaka ba Palamenti , bakaminsona n’ebikonge bya Gavumenti ebingi. Omugenzi yafi iridde mu kabenje e Nakifuma ku lw’e Mukono Kayunga, ...